Rwasha

From Wikipedia, the free encyclopedia

Rwasha
Remove ads

Federeshion ya Rwasha (Rwasha) ye'nsi esinga obunen munsi yonna. Ebituundu byaayo bli mu Bulaaya ate ne mu Eezia. Rwasha erina booda ne'nsi kumi na nya, Noowe, Finilandi, Estonia, Latvia, Lithueenia, Bupoolo, Belarus, Yukrein, Jooja, Azerbaidžan, Kazakstan, Cayina, Mongoolia ne North Korea. Ekibuga kya Rwasha ekikulu ciyitibwa Moosko.

More information Российская ФедерацияRossiyskaya FederatsiyaFedereshion ya Rwasha, Nsi ...
Remove ads

Ebwaafayo

Mu mwaaka 1700 Pietro Ssemaanyi yavuumbula obwakabaka bwa Rwasha. Mu 1917 ba Bolshevik baawaba obufuzi nebajjakko kabaka Nikolai II. Mu 1922 ba Bolshevik baavumbula Soviet Union. Mu 1991 Soviet Union yagwa kaakano Rwasha ne baddamu okugiyita Rwasha naye obwakabaka tebwazibwawo.

Obufuzi

Rwasha ya nsi ezegatta, oba federeshion. Omukulembese we'nsi ye prezideenti. Prai minista (katikkiro) yaalondo presidenti naye ne paalamenti erina okumukkiriza. Prezidenti asobola okufuga taamuzi biri ku murundi gumu naye nga wayiseewo ebbanga asobola okuddako.

Kaakano prezidenti wa Rwasha ye Vladimir Putin, katikkiro ye Dmitry Medvedev.

Ebifo bya Rwasha


Omuko guno kitundutundu. Bw'oba ng'oyagala okugugaziyako yingira awagamba nti kyusa.
Loading related searches...

Wikiwand - on

Seamless Wikipedia browsing. On steroids.

Remove ads